News
Ebyavudde mu DNA nga April, 4, 2025, bikakasa nti - Nganwa Rugari, eyafudde yabadde azaalibwa Chris Rugari, wadde ng’abaana abalala akasengejja kaabawandula, okuggyako eyasooka yekka.
Omusuubuzi alaajanye lwa mukazi atawulira amulumiriza okumuzaalamu abaana n’atabalabirira.
WADDE ng’ekiseera ky’enkubakisanyusa abalimi n’abalunzi mu Uganda olw’ebirime okweyagala n’omuddo okukula okuliisa ebisolo, wabula n’ebirwadde byegiriisa mu budde buno. Leero tukuleetedde ebirwadde ...
ABANTU 13 be baafiiriddewo n’abalala mukaaga(6) ne babuukawo n’ebisago eby’amaanyi, emmotoka ya takisi ey’ekika kya Drone bwe yatomereganye ne tuleera ku luguudo oluva e Bugiri okudda e Iganda.
Omulamuzi w’eddaala erisooka mu kkooti e Buvuma alambudde ettaka ab’ekitongole ky’ebibira kwe bavunaana abantu okwesenza. Omulamuzi Johnson Talemwa abadde n’amyuka RDC w’e Buvuma, Patrick Mubiru ...
Ebibibiina by'obufuzi byo byetegese mu kalulu akaddako era byesunze ...
EKIZIMBE ekyabuddwamu Kabaka Muwenda Mutebi II kigguddwawo Nnaalinya Victoria Nkinzi ng’akabonero akakulu ak’ebijaguzo by’emyaka 70 gyagenda okukoona nga April 13,2025.
GENERO wa Iran ow'oku ntikko agambye nti beetegefu okulwanagana butereevu ne America, singa Trump abaggulako olutalo nga bwe yasuubizza, singa tebakkiriza kuteesa naye ku bya nukiriya.
Agamba ayambye bangi mu kisaawe ky’okuyimba kyokka kyamwewuunyisa bwe yafiirwa nnyina, abamu ku be yayamba ate baagenda ku lyato kulya ssente ne babulwamu ak’obuntu okumusaasira.
ABAVUBUKA abasukka mu 400 ababadde baggwamu essuubi oluvannyumalw’okugenda ku kyeyo okumala emyaka ne bakomawo nga ssente zaabwe abeng’andabaazirya babangudde mu by’emikono. baazirya babangudde mu ...
OMUVUZI wa Boda Boda bamufeze 500,000/- nga bamusuubizza okuyingira amagye ng’abamunyaze poliisi ebayigga.
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results